-
Ensi y’Abasajja ab’Edda Abaali Batya Katonda‘Laba Ensi Ennungi’
-
-
Bwe tutegeera ebimu ku bitundu ebyogerwako mu Baibuli kitusobozesa okweyongera okutegeera obulungi ebintu ebyaliwo mu bulamu bwa Isaaka ne Yakobo. Ng’ekyokulabirako, Ibulayimu bwe yali e Beeruseba, wa gye yatuma omuddu we okufunira Isaaka omukazi? Yamusindika Mesopotamiya (ekitegeeza, “Ensi eri mu Makkati ng’Emigga”) e Padanalaamu. Ate lowooza ku lugendo lwa Lebbeeka olukooya nga yeebagadde eŋŋamira okutuuka e Negebu, oboolyawo okumpi ne Kadesi, okusobola okusisinkana Isaaka.—Lub 24:10, 62-64.
-
-
Ensi y’Abasajja ab’Edda Abaali Batya Katonda‘Laba Ensi Ennungi’
-
-
Beerirakairo
Kadesi
-