Olubereberye 1:26 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 26 Katonda n’agamba nti: “Tukole+ omuntu mu kifaananyi+ kyaffe, ng’alinga ffe,+ bafugenga ebyennyanja eby’omu nnyanja, n’ebiramu ebibuuka mu bbanga, n’ensolo ez’awaka, n’ensi yonna, n’ensolo zonna ezeewalula ku nsi.”+ Yakobo 3:9 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 9 Lwe tukozesa okutendereza Yakuwa* Kitaffe, kyokka ate ne tulukozesa okukolimira abantu abaatondebwa “mu kifaananyi kya Katonda.”+
26 Katonda n’agamba nti: “Tukole+ omuntu mu kifaananyi+ kyaffe, ng’alinga ffe,+ bafugenga ebyennyanja eby’omu nnyanja, n’ebiramu ebibuuka mu bbanga, n’ensolo ez’awaka, n’ensi yonna, n’ensolo zonna ezeewalula ku nsi.”+
9 Lwe tukozesa okutendereza Yakuwa* Kitaffe, kyokka ate ne tulukozesa okukolimira abantu abaatondebwa “mu kifaananyi kya Katonda.”+