Olubereberye 37:7 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 7 Twabadde tusiba ebinywa mu nnimiro, ekinywa ekyange ne kisituka ne kyesimba era ebinywa byammwe ne bikyetooloola ne bikivunnamira.”+ Olubereberye 37:9 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 9 N’aloota ekirooto ekirala n’akibuulira baganda be, n’agamba nti: “Nnaloose ekirooto ekirala. Ku luno nnalabye enjuba, omwezi, n’emmunyeenye 11 nga binvunnamira.”+ Olubereberye 42:6 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 6 Yusufu ye yalina obuyinza ku nsi ya Misiri,+ era abantu bonna abaavanga wonna mu nsi ye yabaguzanga emmere.+ Awo baganda ba Yusufu ne bajja ne bamuvunnamira, obwenyi bwabwe ne butuukira ddala ku ttaka.+
7 Twabadde tusiba ebinywa mu nnimiro, ekinywa ekyange ne kisituka ne kyesimba era ebinywa byammwe ne bikyetooloola ne bikivunnamira.”+
9 N’aloota ekirooto ekirala n’akibuulira baganda be, n’agamba nti: “Nnaloose ekirooto ekirala. Ku luno nnalabye enjuba, omwezi, n’emmunyeenye 11 nga binvunnamira.”+
6 Yusufu ye yalina obuyinza ku nsi ya Misiri,+ era abantu bonna abaavanga wonna mu nsi ye yabaguzanga emmere.+ Awo baganda ba Yusufu ne bajja ne bamuvunnamira, obwenyi bwabwe ne butuukira ddala ku ttaka.+