33 Era Falaawo bw’anaabayita n’ababuuza nti, ‘Mukola mulimu ki?’ 34 mumuddemu nti, ‘Ffe abaweereza bo awamu ne bajjajjaffe tubadde balunzi ba bisolo okuva mu buto n’okutuuka leero,’+ kibasobozese okubeera mu kitundu ky’e Goseni,+ kubanga buli mulunzi wa ndiga wa muzizo eri Abamisiri.”+