18 Abusaalomu bwe yali akyali mulamu, yasimba empagi mu Kiwonvu kya Kabaka,+ kubanga yagamba nti: “Sirina mwana wa bulenzi kwe balijjuukirira erinnya lyange.”+ Empagi eyo kyeyava agituuma erinnya lye, era eyitibwa Kijjukizo kya Abusaalomu n’okutuusa leero.