Ebikolwa 7:8 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 8 “Ate era yakola naye endagaano y’okukomolebwa,+ era Ibulayimu yazaala Isaaka+ n’amukomola ku lunaku olw’omunaana,+ Isaaka n’azaala* Yakobo, Yakobo n’azaala abakulu b’ebika ekkumi n’ebibiri. Abaruumi 4:11 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 11 Katonda yamulagira okukomolebwa ng’akabonero+ akalaga obutuukirivu olw’okukkiriza kwe yalina nga tannakomolebwa, asobole okubeera kitaawe w’abo bonna abalina okukkiriza+ nga si bakomole, nabo basobole okubalibwa ng’abatuukirivu;
8 “Ate era yakola naye endagaano y’okukomolebwa,+ era Ibulayimu yazaala Isaaka+ n’amukomola ku lunaku olw’omunaana,+ Isaaka n’azaala* Yakobo, Yakobo n’azaala abakulu b’ebika ekkumi n’ebibiri.
11 Katonda yamulagira okukomolebwa ng’akabonero+ akalaga obutuukirivu olw’okukkiriza kwe yalina nga tannakomolebwa, asobole okubeera kitaawe w’abo bonna abalina okukkiriza+ nga si bakomole, nabo basobole okubalibwa ng’abatuukirivu;