-
Ekyamateeka 21:16, 17Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
16 ku lunaku lw’anaabanga agabira abaana be eby’obusika, takkirizibwenga kufuula mwana wa mukazi omuganzi okuba omubereberye mu kifo ky’omwana omubereberye ow’omukazi atali muganzi. 17 Anakkirizanga nti omwana w’omukazi atali muganzi ye mubereberye era n’amuwa emigabo ebiri ku byonna by’anaabanga nabyo, kubanga omwana oyo ye ntandikwa y’amaanyi ge ag’okuzaala. Omwana omubereberye by’alina okufuna bibye.+
-