-
Olubereberye 12:8, 9Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
8 Oluvannyuma eyo yavaayo n’agenda mu nsi ey’ensozi ebuvanjuba wa Beseri,+ n’asimba weema wakati wa Beseri ne Ayi+ (Beseri kyali ku ludda olw’ebugwanjuba ate Ayi ku ludda olw’ebuvanjuba). N’azimbira Yakuwa ekyoto+ mu kifo ekyo n’atandika okukoowoola erinnya lya Yakuwa.+ 9 Oluvannyuma Ibulaamu n’asimbula weema ze n’ayolekera Negebu,*+ n’agenda ng’asiisira mu bifo eby’enjawulo.
-
-
Olubereberye 35:15Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
15 Yakobo ne yeeyongera okuyita ekifo Katonda we yayogerera naye erinnya Beseri.+
-