-
Okuva 12:26, 27Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
26 Era abaana bammwe bwe bababuuzanga nti, ‘Omukolo guno gulina makulu ki?’+ 27 Mubagambanga nti, ‘Ye ssaddaaka ey’Okuyitako eweebwayo eri Yakuwa eyayita ku nnyumba z’Abayisirayiri mu Misiri, bwe yaleeta ekibonyoobonyo ku Bamisiri, naye n’ataliza ennyumba zaffe.’”
Awo abantu ne bakka ku maviivi ne bavunnama.
-