-
Olubereberye 50:24, 25Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
24 Oluvannyuma lw’ekiseera, Yusufu n’agamba baganda be nti: “Nnaatera okufa. Naye Katonda talirema kubayamba,+ era alibaggya mu nsi eno n’abatwala mu nsi gye yalayirira Ibulayimu ne Isaaka ne Yakobo.”+ 25 Bw’atyo Yusufu n’alayiza abaana ba Isirayiri ng’agamba nti: “Katonda talirema kubayamba. Kale muggyanga amagumba gange eno ne mugatwala.”+
-