-
Okuva 18:10, 11Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
10 Awo Yesero n’agamba nti: “Yakuwa atenderezebwe eyabanunula okuva e Misiri, eyabawonya Falaawo, era eyanunula abantu mu bufuge bwa Misiri. 11 Kaakano ntegedde nti Yakuwa y’asinga bakatonda abalala bonna+ olw’ekyo kye yakola abo abeekulumbaliza ku bantu be.”
-