Ekyamateeka 3:24 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 24 ‘Ai Yakuwa Mukama Afuga Byonna, otandise okulaga omuweereza wo obuyinza bwo n’omukono gwo ogw’amaanyi;+ eriyo katonda mu ggulu oba ku nsi akola ebikolwa eby’amaanyi nga ggwe by’okola?+ 2 Samwiri 7:22 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 22 Eyo ye nsonga lwaki ogulumizibwa nnyo,+ Ai Yakuwa Mukama Afuga Byonna. Tewali alinga ggwe,+ era teri Katonda okuggyako ggwe;+ ebyo byonna bye tuwulidde n’amatu gaffe bikikakasa kino.
24 ‘Ai Yakuwa Mukama Afuga Byonna, otandise okulaga omuweereza wo obuyinza bwo n’omukono gwo ogw’amaanyi;+ eriyo katonda mu ggulu oba ku nsi akola ebikolwa eby’amaanyi nga ggwe by’okola?+
22 Eyo ye nsonga lwaki ogulumizibwa nnyo,+ Ai Yakuwa Mukama Afuga Byonna. Tewali alinga ggwe,+ era teri Katonda okuggyako ggwe;+ ebyo byonna bye tuwulidde n’amatu gaffe bikikakasa kino.