-
Ekyamateeka 7:12Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
12 “Bwe munaawulirizanga amateeka gano era ne mugakwata, Yakuwa Katonda wo alikuuma endagaano era n’alaga okwagala okutajjulukuka bye yalayirira bajjajjaabo.
-
-
Ekyamateeka 7:15Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
15 Yakuwa alikuggyako endwadde zonna; era endwadde zonna embi ennyo ez’e Misiri+ z’omanyi talizikuleetako, naye alizireeta ku abo bonna abatakwagala.
-