-
Okubala 27:21Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
21 Ajja kuyimiriranga mu maaso ga Eriyazaali kabona, era Eriyazaali anaakozesanga Ulimu+ okwebuuza ku Yakuwa ku lulwe okumanya ky’anaabanga asazeewo. Ye n’Abayisirayiri bonna n’ekibiina kyonna bajja kufulumanga era bajja kuyingiranga nga baweereddwa ekiragiro.”
-
-
Ekyamateeka 33:8Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
8 Ate ku Leevi yayogera nti:+
“Sumimu yo* ne Ulimu yo+ bya musajja omwesigwa gy’oli.+
Gwe wagezesa e Massa.+
Wawakana naye ku mazzi g’e Meriba,+
-