Okuva 33:16 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 16 Kale kinaategeererwa ku ki nti nsiimibwa mu maaso go, nze n’abantu bo? Ggwe okugenda naffe+ si kwe kinaategeererwa nti nze n’abantu bo tuli ba njawulo ku bantu bonna abali ku nsi?”+ Ekyamateeka 10:21 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 21 Ye gw’obanga otendereza,+ ye Katonda wo akukoledde ebintu bino byonna eby’ekitalo era eby’entiisa amaaso go bye galabye.+
16 Kale kinaategeererwa ku ki nti nsiimibwa mu maaso go, nze n’abantu bo? Ggwe okugenda naffe+ si kwe kinaategeererwa nti nze n’abantu bo tuli ba njawulo ku bantu bonna abali ku nsi?”+
21 Ye gw’obanga otendereza,+ ye Katonda wo akukoledde ebintu bino byonna eby’ekitalo era eby’entiisa amaaso go bye galabye.+