Okuva 27:3 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 3 Ojja kukola obulobo obw’okuyooleramu evvu lyakyo,* n’ebitiiyo, n’ebbakuli, n’amakabi, n’eby’okuyooleramu olunyata; ebintu byakyo byonna ojja kubikola mu kikomo.+ Eby’Abaleevi 1:16 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 16 Anaakimaanyangako ebyoya n’akiggyamu ekisakiro, n’abisuula ku mabbali g’ekyoto ku luuyi olw’ebuvanjuba awateekebwa evvu.*+
3 Ojja kukola obulobo obw’okuyooleramu evvu lyakyo,* n’ebitiiyo, n’ebbakuli, n’amakabi, n’eby’okuyooleramu olunyata; ebintu byakyo byonna ojja kubikola mu kikomo.+
16 Anaakimaanyangako ebyoya n’akiggyamu ekisakiro, n’abisuula ku mabbali g’ekyoto ku luuyi olw’ebuvanjuba awateekebwa evvu.*+