Eby’Abaleevi 4:31 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 31 Embuzi anaagiggyangako amasavu gaayo gonna+ nga bwe gaggibwa ku nsolo ya ssaddaaka ey’emirembe;+ kabona anaagookeranga ku kyoto okuba evvumbe eddungi* eri Yakuwa; era kabona anaatangiriranga ebibi bye ne bimusonyiyibwa.
31 Embuzi anaagiggyangako amasavu gaayo gonna+ nga bwe gaggibwa ku nsolo ya ssaddaaka ey’emirembe;+ kabona anaagookeranga ku kyoto okuba evvumbe eddungi* eri Yakuwa; era kabona anaatangiriranga ebibi bye ne bimusonyiyibwa.