-
Okubala 4:19, 20Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
19 Naye kino kye munaabakoleranga basobole okusigala nga balamu, baleme okufa olw’okusemberera ebintu ebitukuvu ennyo.+ Alooni ne batabani be bajja kuyingiranga bawe buli omu omulimu gw’alina okukola ne ky’alina okusitula. 20 Tebayingiranga okutunuulira ebintu ebitukuvu wadde akaseera akatono, baleme okufa.”+
-