-
Eby’Abaleevi 10:17, 18Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
17 “Lwaki ekiweebwayo olw’ekibi temwakiriiridde mu kifo ekitukuvu,+ okuva bwe kiri nti kitukuvu nnyo era nga yakibawa musobole okwetikka ebibi by’ekibiina era n’okutangirira ebibi byabwe mu maaso ga Yakuwa? 18 Laba! Omusaayi gwakyo tegwaleeteddwa mu kifo ekitukuvu.+ Mwandibadde mukiriira mu kifo ekitukuvu nga bwe nnalagirwa.”
-