Okubala 30:2 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 2 Omusajja bw’aneeyamanga+ eri Yakuwa oba bw’anaalayiranga+ ne yeeyama okubaako bye yeerekereza, takyusanga ky’ayogedde.+ Byonna by’anaabanga yeeyamye alina okubituukiriza.+ Omubuulizi 5:4 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 4 Buli lw’obaako kye weeyamye eri Katonda, tolwangawo kukituukiriza;+ kubanga Katonda tasanyukira basirusiru.+ Kye weeyama okituukirizanga.+
2 Omusajja bw’aneeyamanga+ eri Yakuwa oba bw’anaalayiranga+ ne yeeyama okubaako bye yeerekereza, takyusanga ky’ayogedde.+ Byonna by’anaabanga yeeyamye alina okubituukiriza.+
4 Buli lw’obaako kye weeyamye eri Katonda, tolwangawo kukituukiriza;+ kubanga Katonda tasanyukira basirusiru.+ Kye weeyama okituukirizanga.+