Okubala 8:19 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 19 Alooni ne batabani be nja kubawa Abaleevi ng’ebirabo okuva mu Bayisirayiri, bakole emirimu ku lw’Abayisirayiri ku weema ey’okusisinkaniramu+ era babatangirire, akabi kaleme okutuuka ku Bayisirayiri+ olw’okusemberera ekifo ekitukuvu.” Okubala 18:5 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 5 Mulina okutuukiriza obuvunaanyizibwa bwammwe obw’omu kifo ekitukuvu+ n’obuvunaanyizibwa bwammwe obw’ekyoto,+ Abayisirayiri baleme kusunguwalirwa nate.+
19 Alooni ne batabani be nja kubawa Abaleevi ng’ebirabo okuva mu Bayisirayiri, bakole emirimu ku lw’Abayisirayiri ku weema ey’okusisinkaniramu+ era babatangirire, akabi kaleme okutuuka ku Bayisirayiri+ olw’okusemberera ekifo ekitukuvu.”
5 Mulina okutuukiriza obuvunaanyizibwa bwammwe obw’omu kifo ekitukuvu+ n’obuvunaanyizibwa bwammwe obw’ekyoto,+ Abayisirayiri baleme kusunguwalirwa nate.+