Nakkumu 1:2 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 2 Yakuwa ye Katonda ayagala abantu okumwemalirako+ era awoolera eggwanga,Yakuwa awoolera eggwanga era asunguwadde.+ Yakuwa awoolera eggwanga ku balabe be,Era aterekera abalabe be obusungu. Abaruumi 12:19 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 19 Abaagalwa, temuwooleranga ggwanga, naye muleke Katonda y’aba ayoleka obusungu bwe+ kubanga kyawandiikibwa nti: “‘Okuwoolera eggwanga kwange; nze ndisasula,’ Yakuwa bw’agamba.”*+ Abebbulaniya 10:30 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 30 Kubanga tumumanyi Oyo eyagamba nti: “Okuwoolera eggwanga kwange; nze ndisasula.” Era nti: “Yakuwa* aliramula abantu be.”+
2 Yakuwa ye Katonda ayagala abantu okumwemalirako+ era awoolera eggwanga,Yakuwa awoolera eggwanga era asunguwadde.+ Yakuwa awoolera eggwanga ku balabe be,Era aterekera abalabe be obusungu.
19 Abaagalwa, temuwooleranga ggwanga, naye muleke Katonda y’aba ayoleka obusungu bwe+ kubanga kyawandiikibwa nti: “‘Okuwoolera eggwanga kwange; nze ndisasula,’ Yakuwa bw’agamba.”*+
30 Kubanga tumumanyi Oyo eyagamba nti: “Okuwoolera eggwanga kwange; nze ndisasula.” Era nti: “Yakuwa* aliramula abantu be.”+