-
Ekyamateeka 5:8Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
8 “‘Teweekoleranga kifaananyi ekyole+ oba ekintu kyonna ekyefaanaanyiriza ekintu ekiri waggulu ku ggulu oba ekiri wansi ku nsi oba ekiri mu mazzi agali ku nsi.
-
-
Abaruumi 1:22, 23Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
22 Wadde nga baagamba nti baalina amagezi, baafuuka basirusiru 23 era mu kifo ky’okugulumiza Katonda atasobola kufa, baagulumiza ebifaananyi by’abantu abafa, n’eby’ebinyonyi, n’eby’ebisolo eby’amagulu ana, n’eby’ebyewalula.+
-