-
Eby’Abaleevi 18:3Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
3 Temweyisanga ng’abantu bwe beeyisa mu nsi ya Misiri gye mwabeerangamu, era temukolanga ebyo ebikolebwa mu nsi ya Kanani gye mbatwalamu;+ era temutambuliranga mu mateeka gaabwe.
-
-
Ekyamateeka 12:31Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
31 Yakuwa Katonda wo tomusinzanga nga bo bwe bakola, kubanga bakolera bakatonda baabwe ebintu byonna eby’omuzizo Yakuwa by’atayagala, era bookya batabani baabwe ne bawala baabwe mu muliro nga babawaayo eri bakatonda baabwe.+
-