Ezeekyeri 21:21 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 21 Kubanga kabaka wa Babulooni ayimirira mu masaŋŋanzira amakubo abiri we gaawukanira, ne yeeraguza. Anyeenyanyeenya obusaale bwe, yeebuuza ku bifaananyi bye by’asinza,* era yeekebejja ekibumba ky’ensolo.
21 Kubanga kabaka wa Babulooni ayimirira mu masaŋŋanzira amakubo abiri we gaawukanira, ne yeeraguza. Anyeenyanyeenya obusaale bwe, yeebuuza ku bifaananyi bye by’asinza,* era yeekebejja ekibumba ky’ensolo.