10 Omukubanga amayinja n’afa,+ kubanga anaabanga agezezzaako okukukyusa okuva ku Yakuwa Katonda wo eyakuggya mu nsi ya Misiri, mu nnyumba ey’obuddu. 11 Kale Isirayiri yonna eneewuliranga n’etya, era tewali n’omu mu mmwe aliddamu kukola kintu kibi ng’ekyo.+