-
Yoswa 8:29Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
29 Yawanika kabaka w’e Ayi ku muti okutuusa akawungeezi, era enjuba bwe yali enaatera okugwa, Yoswa yalagira ne baggya omulambo gwe ku muti+ ne baguteeka ku mulyango gw’ekibuga ne bagutuumako entuumu ennene ey’amayinja ekyaliwo n’okutuusa leero.
-