-
Okubala 23:11Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
11 Awo Balaki n’agamba Balamu nti: “Kiki kino ky’onkoze? Nnakuleese kukolimira balabe bange naye ate ggwe obawadde buwi mukisa.”+
-
-
Okubala 23:25Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
25 Awo Balaki n’agamba Balamu nti: “Bw’oba nga tosobola kumukolimira, kale nno tomuwa mukisa.”
-
-
Okubala 24:10Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
10 Awo Balaki n’asunguwalira Balamu, n’akuba mu ngalo era n’amugamba nti: “Nnakuyise kukolimira balabe bange,+ naye laba! emirundi gino esatu obawadde buwi mukisa.
-