Okubala 30:2 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 2 Omusajja bw’aneeyamanga+ eri Yakuwa oba bw’anaalayiranga+ ne yeeyama okubaako bye yeerekereza, takyusanga ky’ayogedde.+ Byonna by’anaabanga yeeyamye alina okubituukiriza.+ Zabbuli 15:4 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 4 Yeewala omuntu yenna omubi,+Naye abatya Yakuwa abawa ekitiibwa. Atuukiriza by’asuubiza* ne bwe kiba nga kimukosa.+ Engero 20:25 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 25 Kuba kwesuula mu mutego omuntu okwanguwa okugamba nti, “Kitukuvu!”+ Ate oluvannyuma n’alyoka alowooza ku ebyo bye yeeyamye.+
2 Omusajja bw’aneeyamanga+ eri Yakuwa oba bw’anaalayiranga+ ne yeeyama okubaako bye yeerekereza, takyusanga ky’ayogedde.+ Byonna by’anaabanga yeeyamye alina okubituukiriza.+
4 Yeewala omuntu yenna omubi,+Naye abatya Yakuwa abawa ekitiibwa. Atuukiriza by’asuubiza* ne bwe kiba nga kimukosa.+
25 Kuba kwesuula mu mutego omuntu okwanguwa okugamba nti, “Kitukuvu!”+ Ate oluvannyuma n’alyoka alowooza ku ebyo bye yeeyamye.+