Okuva 14:21 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 21 Awo Musa n’agolola omukono gwe ku nnyanja;+ Yakuwa n’asindika amazzi g’ennyanja ekiro kyonna ng’akozesa omuyaga ogw’amaanyi okuva ebuvanjuba, mpolampola amazzi ne geeyawulamu,+ entobo y’ennyanja n’efuuka olukalu.+ Okuva 15:13, 14 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 13 Olw’okwagala kwo okutajjulukuka okulembedde abantu b’onunudde;+Mu maanyi go ojja kubakulembera obatuuse mu kifo kyo ekitukuvu ky’obeeramu. 14 Abantu bajja kuwulira;+ bajja kukankana;Ababeera mu Bufirisuuti bajja kufuna obulumi obw’amaanyi.*
21 Awo Musa n’agolola omukono gwe ku nnyanja;+ Yakuwa n’asindika amazzi g’ennyanja ekiro kyonna ng’akozesa omuyaga ogw’amaanyi okuva ebuvanjuba, mpolampola amazzi ne geeyawulamu,+ entobo y’ennyanja n’efuuka olukalu.+
13 Olw’okwagala kwo okutajjulukuka okulembedde abantu b’onunudde;+Mu maanyi go ojja kubakulembera obatuuse mu kifo kyo ekitukuvu ky’obeeramu. 14 Abantu bajja kuwulira;+ bajja kukankana;Ababeera mu Bufirisuuti bajja kufuna obulumi obw’amaanyi.*