-
Ebikolwa 7:44, 45Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
44 “Bajjajjaffe baalina weema ey’obujulirwa mu ddungu, nga Katonda eyayogera ne Musa bwe yamulagira okugikola ng’agoberera ekyokulabirako kye yalaba.+ 45 Oluvannyuma, abaana ba bajjajjaffe abo baafuna weema eyo ne bagireeta ne Yoswa mu nsi eyalimu amawanga+ Katonda ge yagoba mu maaso ga bajjajjaffe.+ Yabeera eyo okutuusa mu nnaku za Dawudi.
-