-
Ekyabalamuzi 16:16Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
16 Olw’okuba yamubeebanga buli lunaku, Samusooni yeetamwa n’ajula okufa.+
-
-
Ekyabalamuzi 16:18Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
18 Derira bwe yakitegeera nti Samusooni yali amubuulidde byonna ebyali ku mutima gwe, amangu ago n’atumya bayite abafuzi b’Abafirisuuti+ ng’agamba nti: “Ku luno mujje, kubanga ambuulidde byonna ebiri ku mutima gwe.” Abafuzi b’Abafirisuuti ne bajja ne bamuleetera ssente.
-