-
Luusi 2:14Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
14 Ekiseera eky’okulya bwe kyatuuka, Bowaazi n’amugamba nti: “Sembera wano olye ku mugaati era okoze mu nvinnyo enkaatuufu.” Bw’atyo n’atuula n’abakunguzi, era Bowaazi n’amuwa ssayiri ensiike* n’alya, n’akkuta, era n’afissanawo.
-