-
Okubala 13:6Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
6 mu kika kya Yuda, Kalebu+ mutabani wa Yefune;
-
-
Okubala 32:11, 12Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
11 ‘Abasajja abaava mu Misiri okuva ku b’emyaka 20 n’okudda waggulu tebaliraba nsi+ gye nnalayirira Ibulayimu ne Isaaka ne Yakobo,+ kubanga tebangoberedde na mutima gwabwe gwonna, 12 okuggyako Kalebu+ mutabani wa Yefune Omukenizi ne Yoswa+ mutabani wa Nuuni, kubanga bo bagoberedde Yakuwa n’omutima gwabwe gwonna.’+
-