1 Samwiri 25:17 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 17 Kale kaakano salawo ky’onookola, kubanga akabi koolekedde mukama waffe n’ab’omu nnyumba ye bonna,+ era omusajja ng’oyo atalina mugaso+ tewali ayinza kwetantala kwogera naye.” 1 Samwiri 25:21 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 21 Dawudi muli yali agamba nti: “Nnakuumira bwereere ebintu byonna eby’omusajja oyo mu ddungu. Tewali kintu na kimu ku bintu bye byonna ekyabula,+ kyokka kati mu kirungi ansasuddemu kibi.+
17 Kale kaakano salawo ky’onookola, kubanga akabi koolekedde mukama waffe n’ab’omu nnyumba ye bonna,+ era omusajja ng’oyo atalina mugaso+ tewali ayinza kwetantala kwogera naye.”
21 Dawudi muli yali agamba nti: “Nnakuumira bwereere ebintu byonna eby’omusajja oyo mu ddungu. Tewali kintu na kimu ku bintu bye byonna ekyabula,+ kyokka kati mu kirungi ansasuddemu kibi.+