-
1 Samwiri 24:6Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
6 Awo n’agamba abasajja be nti: “Mu maaso ga Yakuwa tekiba kituufu n’akamu nze okukola mukama wange Yakuwa gwe yafukako amafuta ekintu ng’ekyo, nga mmugololerako omukono gwange, kubanga Yakuwa yamufukako amafuta.”+
-
-
2 Samwiri 1:14Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
14 Dawudi n’amubuuza nti: “Lwaki tewatidde kugolola mukono gwo n’otta oyo Yakuwa gwe yafukako amafuta?”+
-
-
1 Ebyomumirembe Ekisooka 16:22Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
22 Ng’agamba nti, ‘Temukwata ku bantu bange abaafukibwako amafuta,
Era bannabbi bange temubakolako kabi.’+
-
-
Zabbuli 20:6Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
6 Kaakano nkimanyi nti Yakuwa alokola gwe yafukako amafuta.+
-