Olubereberye 25:23 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 23 Yakuwa n’amugamba nti: “Amawanga abiri gali mu lubuto lwo,+ era amawanga abiri ag’enjawulo galiva mu ggwe;+ eggwanga erimu lirisinga eddala amaanyi,+ era omukulu aliweereza omuto.”+ Olubereberye 25:26 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 26 N’oluvannyuma muganda we n’afuluma ng’akutte ekisinziiro kya Esawu;+ bw’atyo n’atuumibwa Yakobo.*+ Lebbeeka we yabazaalira, Isaaka yalina emyaka 60. Olubereberye 27:29 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 29 Abantu bakuweerezenga, n’amawanga gakuvunnamirenga. Ofugenga baganda bo era abaana ba nnyoko bakuvunnamirenga.+ Buli anaakukolimiranga akolimirwenga, na buli anaakuwanga omukisa aweebwenga omukisa.”+ Olubereberye 27:37 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 37 Naye Isaaka n’addamu Esawu nti: “Mmufudde mukama wo+ era baganda be bonna mbamuwadde okuba abaweereza be, era mmuwadde emmere n’omwenge omusu okumubeesaawo;+ kale wasigaddewo ki kye nnyinza okukukolera mwana wange?” Okubala 24:18 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 18 Edomu alitwalibwa,+Seyiri+ alitwalibwa abalabe be,+Nga ye Isirayiri ayolesa obuzira bwe.
23 Yakuwa n’amugamba nti: “Amawanga abiri gali mu lubuto lwo,+ era amawanga abiri ag’enjawulo galiva mu ggwe;+ eggwanga erimu lirisinga eddala amaanyi,+ era omukulu aliweereza omuto.”+
26 N’oluvannyuma muganda we n’afuluma ng’akutte ekisinziiro kya Esawu;+ bw’atyo n’atuumibwa Yakobo.*+ Lebbeeka we yabazaalira, Isaaka yalina emyaka 60.
29 Abantu bakuweerezenga, n’amawanga gakuvunnamirenga. Ofugenga baganda bo era abaana ba nnyoko bakuvunnamirenga.+ Buli anaakukolimiranga akolimirwenga, na buli anaakuwanga omukisa aweebwenga omukisa.”+
37 Naye Isaaka n’addamu Esawu nti: “Mmufudde mukama wo+ era baganda be bonna mbamuwadde okuba abaweereza be, era mmuwadde emmere n’omwenge omusu okumubeesaawo;+ kale wasigaddewo ki kye nnyinza okukukolera mwana wange?”