-
2 Samwiri 2:4Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
4 Awo abasajja ba Yuda ne bagenda e Kebbulooni ne bafuka amafuta ku Dawudi okuba kabaka w’ennyumba ya Yuda.+
Ne bagamba Dawudi nti: “Abantu b’e Yabesi-gireyaadi be baaziika Sawulo.”
-
-
2 Samwiri 5:5Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
5 Yafuga Yuda okumala emyaka 7 n’emyezi 6 ng’ali mu Kebbulooni, era yafuga Isirayiri yonna ne Yuda okumala emyaka 33 ng’ali mu Yerusaalemi.+
-