1 Bassekabaka 9:27, 28 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 27 Kiramu yatuma abaweereza be, abalunnyanja abaalina obumanyirivu, ne bagenda n’ebyombo+ okukolera awamu n’abaweereza ba Sulemaani. 28 Baagenda mu Ofiri+ ne baggyayo ttalanta 420 eza zzaabu ne bazireetera Kabaka Sulemaani. Zabbuli 45:9 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 9 Bawala ba bakabaka be bamu ku bakyala b’owa ekitiibwa mu lubiri lwo. Nnaabakyala ayimiridde ku mukono gwo ogwa ddyo ng’ayambadde ebya zzaabu ow’e Ofiri.+
27 Kiramu yatuma abaweereza be, abalunnyanja abaalina obumanyirivu, ne bagenda n’ebyombo+ okukolera awamu n’abaweereza ba Sulemaani. 28 Baagenda mu Ofiri+ ne baggyayo ttalanta 420 eza zzaabu ne bazireetera Kabaka Sulemaani.
9 Bawala ba bakabaka be bamu ku bakyala b’owa ekitiibwa mu lubiri lwo. Nnaabakyala ayimiridde ku mukono gwo ogwa ddyo ng’ayambadde ebya zzaabu ow’e Ofiri.+