-
2 Samwiri 16:5-7Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
5 Kabaka Dawudi bwe yatuuka e Bakulimu, ne wavaayo omusajja ow’omu nnyumba ya Sawulo ayitibwa Simeeyi,+ mutabani wa Gera, n’ajja ng’akolima.+ 6 N’akasukira Dawudi n’abaweereza be bonna amayinja, awamu n’abantu bonna, n’abasajja ab’amaanyi abaali ku mukono gwa kabaka ogwa ddyo n’ogwa kkono. 7 Simeeyi n’akolimira Dawudi ng’agamba nti: “Genda eri, genda eri, ggwe omusajja omutemu era atalina mugaso!
-