2 Samwiri 5:4, 5 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 4 Dawudi yalina emyaka 30 we yafuukira kabaka, era yafugira emyaka 40.+ 5 Yafuga Yuda okumala emyaka 7 n’emyezi 6 ng’ali mu Kebbulooni, era yafuga Isirayiri yonna ne Yuda okumala emyaka 33 ng’ali mu Yerusaalemi.+
4 Dawudi yalina emyaka 30 we yafuukira kabaka, era yafugira emyaka 40.+ 5 Yafuga Yuda okumala emyaka 7 n’emyezi 6 ng’ali mu Kebbulooni, era yafuga Isirayiri yonna ne Yuda okumala emyaka 33 ng’ali mu Yerusaalemi.+