-
1 Samwiri 9:6, 7Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
6 Naye omuweereza n’amugamba nti: “Mu kibuga kino mulimu omusajja wa Katonda, era assibwamu nnyo ekitiibwa. Buli ky’ayogera kituukirira.+ Ka tugendeyo, oboolyawo anaatubuulira ekkubo lye tusaanidde okukwata.” 7 Awo Sawulo n’agamba omuweereza we nti: “Naye bwe tuba ba kugenda, tunaatwalira ki omusajja oyo? Mu nsawo zaffe temuli mmere; tetulina kirabo kya kutwalira musajja wa Katonda ow’amazima. Tulinawo ki?”
-