Zabbuli 83:17, 18 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 17 Ka baswalenga era batyenga emirembe gyonna,Ka bafeebezebwe era bazikirire;18 Abantu ka bamanye nti erinnya lyo, ggwe Yakuwa,+Ggwe wekka Asingayo Okuba Waggulu, afuga ensi yonna.+ Isaaya 45:5, 6 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 5 Nze Yakuwa era teri mulala. Teri Katonda mulala okuggyako nze.+ Ndikuwa amaanyi, wadde nga wali tommanyi, 6 Abantu balyoke bamanyeOkuva ebuvanjuba okutuuka ebugwanjubaNti teri mulala okuggyako nze.+ Nze Yakuwa era teri mulala.+
17 Ka baswalenga era batyenga emirembe gyonna,Ka bafeebezebwe era bazikirire;18 Abantu ka bamanye nti erinnya lyo, ggwe Yakuwa,+Ggwe wekka Asingayo Okuba Waggulu, afuga ensi yonna.+
5 Nze Yakuwa era teri mulala. Teri Katonda mulala okuggyako nze.+ Ndikuwa amaanyi, wadde nga wali tommanyi, 6 Abantu balyoke bamanyeOkuva ebuvanjuba okutuuka ebugwanjubaNti teri mulala okuggyako nze.+ Nze Yakuwa era teri mulala.+