-
2 Bassekabaka 12:4, 5Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
4 Awo Yekowaasi n’agamba bakabona nti: “Mukwate ssente zonna ez’ebiweebwayo ebitukuvu+ ezireetebwa mu nnyumba ya Yakuwa, kwe kugamba, ssente z’omusolo buli muntu gw’awa,+ n’ezo bakabona ze bagerekera abantu ababa bakoze obweyamo, era n’ezo zonna omutima gw’omuntu ze guba gumukubirizza okuleeta mu nnyumba ya Yakuwa.+ 5 Bakabona bennyini bajja kuziggya ku abo abazibaleetera,* bazikozese okuddaabiriza ennyumba buli aweetaaga okuddaabirizibwa.”*+
-