-
2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 34:16-18Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
16 Safani n’atwala ekitabo eri kabaka era n’amugamba nti: “Abaweereza bo bakola byonna ebyabalagirwa. 17 Ssente ezibadde mu nnyumba ya Yakuwa baziggyeeyo* ne bazikwasa abasajja abaalondebwa era n’abo abakola omulimu.” 18 Ate era Safani omuwandiisi n’agamba kabaka nti: “Waliwo ekitabo Kirukiya kabona ky’ampadde.”+ Awo Safani n’atandika okukisomera mu maaso ga kabaka.+
-