-
1 Ebyomumirembe Ekisooka 28:1Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
28 Awo Dawudi n’akuŋŋaanyiza e Yerusaalemi abaami bonna aba Isirayiri: abakulu b’ebika, abakulu b’ebibinja+ by’abo abaweereza kabaka, abakulira enkumi n’abakulira ebikumi,+ abalabirira ebintu bya kabaka byonna n’eby’abaana be n’ebisolo byabwe,+ abakungu b’omu lubiri n’abasajja bonna ab’amaanyi era abalina obusobozi.+
-