-
Eby’Abaleevi 2:5Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
5 “‘Ekiweebwayo kyo bwe kibanga eky’emmere ey’empeke efumbiddwa ku kikalango,+ kinaabanga kya buwunga obutaliimu mpulunguse obuteekeddwamu amafuta g’ezzeyituuni, nga tebuliimu kizimbulukusa.
-
-
Eby’Abaleevi 2:7Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
7 “‘Ekiweebwayo kyo bwe kibanga ekiweebwayo eky’emmere ey’empeke ekifumbiddwa mu ntamu, kinaabanga kya buwunga obutaliimu mpulunguse era n’amafuta g’ezzeyituuni.
-