Matayo 7:7 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 7 “Musabenga, muliweebwa;+ munoonyenga, mulizuula; mukonkonenga, muliggulirwawo.+ Abebbulaniya 11:6 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 6 Awatali kukkiriza tekisoboka kusanyusa Katonda, kubanga oyo atuukirira Katonda ateekwa okukkiriza nti gyali era nti y’awa empeera abo abafuba okumunoonya.+ Yakobo 4:8 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 8 Musemberere Katonda naye anaabasemberera.+ Munaabe engalo zammwe mmwe aboonoonyi,+ era mutukuze emitima gyammwe+ mmwe abatasalawo.
6 Awatali kukkiriza tekisoboka kusanyusa Katonda, kubanga oyo atuukirira Katonda ateekwa okukkiriza nti gyali era nti y’awa empeera abo abafuba okumunoonya.+
8 Musemberere Katonda naye anaabasemberera.+ Munaabe engalo zammwe mmwe aboonoonyi,+ era mutukuze emitima gyammwe+ mmwe abatasalawo.