-
Abebbulaniya 8:5Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
5 Abantu abo bakola emirimu gy’obuweereza obutukuvu, era obuweereza obwo kifaananyi era kisiikirize+ ky’ebintu eby’omu ggulu;+ nga Katonda bwe yawa Musa ekiragiro ng’anaatera okukola omulimu ogw’okuzimba weema. Yamugamba nti: “Kakasa nti okola ebintu byonna ng’ogoberera pulaani ekulagiddwa ku lusozi.”+
-