4 Kyokka Yakuwa Katonda wa Isirayiri yalonda nze mu nnyumba ya kitange yonna okuba kabaka wa Isirayiri emirembe gyonna;+ kubanga Yuda gwe yalonda okuba omukulembeze,+ era mu nnyumba ya Yuda yalondamu nnyumba ya kitange,+ ne mu baana ba kitange nze gwe yasiima okufuula kabaka wa Isirayiri yonna;+